Psalms 88:10-11

10 aEbyamagero byo onoobikoleranga bafu?
Abafudde banaagolokokanga ne bakutendereza?
11 bOkwagala kwo onookulaganga abali emagombe
n’obwesigwa bwo abo abali mu kifo eky’okuzikirira?
Copyright information for LugEEEE